Luusi 1:22 - Luganda Bible 200322 Bw'atyo Nawomi bwe yakomawo okuva mu nsi y'e Mowaabu, ng'ali wamu ne Ruusi Omumowaabu, mukaamwana we. Baatuuka e Betilehemu ng'amakungula ga bbaale gatandika. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Bwe batyo Nawomi ne Luusi Omumowaabu, muka mwana we, ne bava e Mowaabu ne batuuka e Besirekemu, nga bakatandika okukungula sayiri. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Bw’atyo Nawomi n’akomawo e Besirekemu, okuva mu Mowaabu ne muka mwana we Luusi Omumowaabu, mu kiseera eky’okukungula sayiri nga kyakatandika. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Bwe batyo Nawomi n'akomawo, ne Luusi Omumowaabu, muka mwana we, wamu naye, eyakomawo okuva mu nsi ya Mowaabu: ne batuuka e Besirekemu nga kyebajje bakungule sayiri. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Bw'atyo Nawomi n'ajja ne Ruusi Omumowabu, mukaamwana, ng'adda okuva mu nsi y'e Mowabu. Baatuuka e Beteleemu ng'amakungula ga sayiri gatandika. See the chapterLuganda DC Bible 200322 Bw'atyo Nawomi bwe yakomawo okuva mu nsi y'e Mowaabu, ng'ali wamu ne Ruusi Omumowaabu, mukaamwana we. Baatuuka e Betilehemu ng'amakungula ga bbaale gatandika. See the chapter |