Online Bible

- Advertisements -




Luusi 1:21 - Luganda Bible 2003

21 Nava kuno nga nnina bingi, naye Mukama ankomezzaawo nga sirina kantu. Mumpitira ki Nawomi ng'ate Mukama Omuyinzawaabyonna yanneefuukira n'andabya ennaku?”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

21 Nnava wano nga njijudde, era Mukama ankomezzaawo ewaffe nga sirina kantu. Lwaki mumpita Nawomi nga ate Mukama Omuyinza w'ebintu byonna yandabya nnyo ennaku?”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

21 Nagenda nnina ebintu bingi, naye Mukama Katonda ankomezzaawo nga sirina kantu, kale lwaki mumpita Nawomi? Katonda Ayinzabyonna yandeetera okubonaabona.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

21 Nnava wano nga njijudde, era Mukama ankomezzaawo ewattu nga sirina kantu: kiki ekibampisa Nawomi, kubanga Mukama yategeeza ku nze, era Omuyinza w'ebintu byonna yambonyaabonya?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

21 “Nagenda ndi mujjuvu, Omukama ankomezzaawo nga ndi mwereere. Mumpitira ki Nawomi, nze Omukama gwe yabonyaabonya, Omuyinza wa buli kantu gwe yalabya ennaku?”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

21 Nava kuno nga nnina bingi, naye Mukama ankomezzaawo nga sirina kantu. Mumpitira ki Nawomi ng'ate Mukama Omuyinzawaabyonna yanneefuukira n'andabya ennaku?”

See the chapter Copy




Luusi 1:21

Follow us:

Advertisements


Advertisements