Luusi 1:20 - Luganda Bible 200320 Nawomi n'abagamba nti: “Temumpita Nawomi, naye mumpite Mara, kubanga Mukama Omuyinzawaabyonna yandeetera okubonaabona ennyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 N'abagamba nti, “Temumpita Nawomi, naye mumpite Mala, kubanga Omuyinza w'ebintu byonna yandabya nnyo ennaku. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Bwe yawulira ekyo, n’abaddamu nti, “Temumpita Nawomi, naye mumpite Mala, kubanga Mukama Ayinzabyonna yalumya obulamu bwange n’okukaawa bunkayiridde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 N'abagamba nti Temumpita Nawomi, naye mumpite Mala: kubanga Omuyinza w'ebintu byonna yankola ebikaawa ennyo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 N'abagamba nti: “Temumpita Nawomi, wabula Mara, kubanga Omuyinza wa buli kantu obulamu bwange yabujjuza ennyiike. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Nawomi n'abagamba nti: “Temumpita Nawomi, naye mumpite Mara, kubanga Mukama Omuyinzawaabyonna yandeetera okubonaabona ennyo. See the chapter |