Luusi 1:19 - Luganda Bible 200319 Awo bombi ne batambula okutuuka e Betilehemu. Bwe baatuukayo, ekibuga kyonna ne kisasamala okubalaba. Abakazi baayo ne bagamba nti: “Ono ye Nawomi?” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Awo ne batambula bombi okutuuka e Besirekemu. Awo bwe batuuka e Besirekemu, ekibuga kyonna ne kisasamala ku lwabwe. Awo ne beebuuzaganya nti, “Ddala ono ye Nawomi?” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Oluvannyuma bombi ne batambula okutuuka e Besirekemu. Bwe batuuka e Besirekemu, ekibuga kyonna ne kisasamala ku lwabwe, era abakazi ne beebuuza nti, “Ddala ono ye Nawomi?” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Awo abo bombi ne batambula okutuusa lwe baatuuka e Besirekemu. Awo olwatuuka bwe baamala okutuuka e Besirekemu, ekibuga kyonna ne kisasamala ku lwabwe, abakazi ne boogera nti Ono Nawomi? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Awo bombi ne bagenda, ne batuuka e Beteleemu. Bwe baayingira ekibuga, ekibuga kyonna ne kisasamala olw'okubeera bo. Abakazi ne bagamba nti: “Ono si ye Nawomi.” See the chapterLuganda DC Bible 200319 Awo bombi ne batambula okutuuka e Betilehemu. Bwe baatuukayo, ekibuga kyonna ne kisasamala okubalaba. Abakazi baayo ne bagamba nti: “Ono ye Nawomi?” See the chapter |