Luusi 1:17 - Luganda Bible 200317 Gy'olifiira, nange gye ndifiira, era gye balinziika. Mukama ambonereze n'obukambwe singa wabaawo ekinjawukanya naawe, okuggyako okufa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 gy'olifiira, nze gye ndifiira, era gye balinziika. Mukama ankole bw'atyo era n'okusingawo, oba ng'ekigambo kyonna kiritwawukanya ggwe nange wabula okufa.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Gy’olifiira nange gye ndifiira era eyo gye balinziika. Mukama Katonda ankangavvule nnyo bwe ndyawukana naawe wabula mpozi okufa.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 gy'olifiira, nze gye ndifiira, era gye balinziika: Mukama ankole bw'atyo era n'okusingawo, oba ng'ekigambo kyonna kiritwawukanya ggwe nange wabula okufa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 Gy'olifiira, nange gye ndifiira; eyo nange gye balinziika. Omukama ankole bw'atyo, ate ddala asinze nawo, singa si lumbe lwe lulitwawukanya.” See the chapterLuganda DC Bible 200317 Gy'olifiira, nange gye ndifiira, era gye balinziika. Mukama ambonereze n'obukambwe singa wabaawo ekinjawukanya naawe, okuggyako okufa.” See the chapter |