Luusi 1:16 - Luganda Bible 200316 Kyokka Ruusi n'addamu nti: “Tonneegayirira kukuleka, era toŋŋaana kukugoberera, kubanga gy'onoogendanga, nange gye nnaagendanga. Abantu bo, be banaabanga abantu bange. Katonda wo, ye anaabanga Katonda wange. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Awo Luusi n'ayogera nti, “Tonneegayirira kukuleka, n'okuddayo obutakugoberera; kubanga gy'onoogendanga, gye nnaagendanga nze, era gy'onoosulanga, gye nnaasulanga nze, abantu bo be banaabanga abantu bange, era Katonda wo Katonda wange; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Naye Luusi n’amwegayirira ng’agamba nti, “Tompaliriza kukuvaako, wadde obutakugoberera, kubanga gy’onoogendanga, nange gye nnaagendanga, gy’onooberanga, nange gye nnaaberanga, era abantu bo be banaabanga abantu bange, era ne Katonda wo y’anaaberanga Katonda wange. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Awo Luusi n'ayogera nti Tonneegayirira kukuleka, n'okuddayo obutakugoberera: kubanga gy'onoogendanga, gye nnaagendanga nze: era gy'onoosulanga, gye nnaasulanga nze: abantu bo be banaabanga abantu bange, era Katonda wo Katonda wange: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Ruusi n'ayanukula nti: “Tonkaka kukuleka, oba kuva ku kya kukugoberera, “kubanga yonna gy'onoogenda nange gye nnaagenda; w'onoosulanga nange we nnaasulanga. Abantu bo be baliba abantu bange; Katonda wo y'aliba Katonda wange. See the chapterLuganda DC Bible 200316 Kyokka Ruusi n'addamu nti: “Tonneegayirira kukuleka, era toŋŋaana kukugoberera, kubanga gy'onoogendanga, nange gye nnaagendanga. Abantu bo, be banaabanga abantu bange. Katonda wo, ye anaabanga Katonda wange. See the chapter |