Luusi 1:15 - Luganda Bible 200315 Nawomi n'amugamba nti: “Ruusi, laba muggya wo azzeeyo mu bantu be, ne ku balubaale be. Naawe mugoberere.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Nawomi n'amugamba nti, “Laba muggya wo azzeeyo eri abantu be n'eri katonda we, naawe ddayo ogoberere muggya wo.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Awo Nawomi bwe yalaba ekyo, namugamba nti, “Laba, munno azzeeyo eri abantu be ne balubaale be, naawe kwata ekkubo omugoberere.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 N'ayogera nti Laba, muggya wo azzeeyo eri abantu be n'eri katonda we: naawe ddayo ogoberere muggya wo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Nawomi n'amugamba nti: “Laba muganda wo wuuli azzeeyo mu bantu be n'eri balubaale be, ddayo naye.” See the chapterLuganda DC Bible 200315 Nawomi n'amugamba nti: “Ruusi, laba muggya wo azzeeyo mu bantu be, ne ku balubaale be. Naawe mugoberere.” See the chapter |