Luusi 1:14 - Luganda Bible 200314 Ne baddamu okutema emiranga n'okukaaba amaziga. Awo Orupa n'anywegera nnyazaala we okumusiibula. Naye Ruusi n'amwesibako. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Awo ne bayimusa nnyo amaloboozi gabwe, ne bakaaba nnyo amaziga nate. Olupa n'anywegera nnyazaala we n'amusiibula n'agenda. Naye ye Luusi n'amwesibako. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Bwe baawulira ekyo, ne baddamu okukaaba. Awo Olupa n’anywegera nnyazaala we, n’amusiibula. Naye Luusi namunywererako ddala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Ne bayimusa eddoboozi lyabwe, ne bakaaba nate amaziga: Olupa n'anywegera nnyazaala we; naye Luusi ne yeegata naye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Ne batema emiranga, ne baddamu buto okukaaba. Orupa n'anywegera nnyazaala we, naye ye Ruusi n'amulemerako. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Ne baddamu okutema emiranga n'okukaaba amaziga. Awo Orupa n'anywegera nnyazaala we okumusiibula. Naye Ruusi n'amwesibako. See the chapter |