Luusi 1:13 - Luganda Bible 200313 kale mwandirinze okutuusa lwe bandikuze? Era ekyo kibaziyiza okufumbirwa abasajja abalala? Nedda, baana bange. Nnumwa nnyo okusinga mmwe, kubanga Mukama nze yambonereza.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI13 mwandibalindiridde okukula balyoke babawase? Mwandiganidde ki okufumbirwa abasajja abalala? Nedda baana bange, nnumwa nnyo ku lwammwe, kubanga nze Mukama yambonereza.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya13 mwandibalindiridde okutuusa lwe bandikuze nga temunnafumbirwa? Nedda, bawala bange. Nnumwa nnyo okusinga mmwe, kubanga omukono gwa Mukama Katonda tegubadde nange.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya13 kale mwandibalindiridde okukula? kyemuliva muleka okuba n'abasajja? nedda, baana bange; kubanga nnumwa nnyo ku lwammwe, kubanga omukono gwa Mukama gwafuluma okulwana nange. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU13 mwandirinze okutuusa nga bakuze? Mwandigize muleka okufumbirwa olw'okubeera bo? Nedda, bawala bange; nnyolwa nnyo okusinga mmwe, kubanga omukono gw'Omukama gwavaayo okunkuba.” See the chapterLuganda DC Bible 200313 kale mwandirinze okutuusa lwe bandikuze? Era ekyo kibaziyiza okufumbirwa abasajja abalala? Nedda, baana bange. Nnumwa nnyo okusinga mmwe, kubanga Mukama nze yambonereza.” See the chapter |