Luusi 1:12 - Luganda Bible 200312 Muddeeyo, baana bange, mugende, kubanga nze nkaddiye, sikyaddamu kufumbirwa. Ne bwe nandigambye nti nkyasuubira okufumbirwa, ne mba n'omusajja ekiro kino, ne nzaala abaana ab'obulenzi, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Mukyuke, baana bange, mweddireyo, kubanga nze nkaddiye nnyo sikyasobola kuba na musajja. Ne bwe nnandibadde n'omusajja ekiro kino ne nzaala abaana ab'obulenzi; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Mweddireyo ewammwe, bawala bange, kubanga nze nkaddiye nnyo sikyafumbirwa. Ne bwe nnandifumbiddwa ne nzaala abaana aboobulenzi; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 Mukyuke nate, baana bange, mweddireyo; kubanga nkaddiye mpitiridde okuba n'omusajja. Bwe nnaayogera nti Nsuubira, newakubadde nga mbeera n'omusajja ekiro kino, era ne nzaala abaana ab'obulenzi; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 Mweddire ewammwe, bawala bange; mugende, nze neekaddiyidde, sikyasobola kufumbirwa. Ne bwe nandigambye nti wakyaliyo essuubi, n'ekiro kino ne nfumbirwa ne nzaala abalenzi, See the chapterLuganda DC Bible 200312 Muddeeyo, baana bange, mugende, kubanga nze nkaddiye, sikyaddamu kufumbirwa. Ne bwe nandigambye nti nkyasuubira okufumbirwa, ne mba n'omusajja ekiro kino, ne nzaala abaana ab'obulenzi, See the chapter |