Online Bible

- Advertisements -




Luusi 1:11 - Luganda Bible 2003

11 Nawomi n'agamba nti: “Muddeeyo, baana bange. Lwaki mwagala okugenda nange? Mulowooza nti nkyasobola okubazaalira abalenzi babawase?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Nawomi n'abagamba nti, “Nedda, baana bange muddeyo, kiki ekibaagaza okugenda nange? Nkyasobola okuzaala abaana balyoke babeere ba bbammwe?

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Naye Nawomi n’abagamba nti, “Muddeeyo ewammwe bawala bange. Kiki ekibaagaza okugenda nange? Sikyasobola kuzaala baana balala bafuuke babba mmwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Nawomi n'agamba nti Mukyuke nate, baana bange: kiki ekibaagaza okugenda nange? nkyalina abaana mu lubuto lwange babeere babbammwe?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Naye Nawomi n'abaanukula nti: “Bawala bange, mweddire ewammwe. Lwaki mugenda nange? Nkyalina abaana mu lubuto abalisobola okufuuka babbammwe?

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Nawomi n'agamba nti: “Muddeeyo, baana bange. Lwaki mwagala okugenda nange? Mulowooza nti nkyasobola okubazaalira abalenzi babawase?

See the chapter Copy




Luusi 1:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements