Online Bible

- Advertisements -




Lukka 3:19 - Luganda Bible 2003

19 Era yanenya omufuzi Herode, olwa Herodiya muka muganda we, n'olw'ebibi ebirala byonna Herode bye yakola.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Era Yokaana yanenya Kerode owessaza, olwa Kerodiya muka muganda we, n'olw'ebigambo ebibi byonna Kerode bye yakola.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Naye Yokaana bwe yanenya Kerode, omufuzi, olw’okutwala Kerodiya eyali muka muganda we, n’olw’ebibi ebirala Kerode bye yali akoze,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 naye Kerode owessaza, bwe yamunenya olwa Kerodiya muka muganda we, n'olw'ebigambo ebibi byonna Kerode bye yakola,

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Naye Erode omufuzi atwala ekitundu, oluvannyuma lw'okugambwako Yowanna olwa Erodiya muka muganda we, n'olw'ebibi byonna Erode bye yali akoze,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Era yanenya omufuzi Herode, olwa Herodiya muka muganda we, n'olw'ebibi ebirala byonna Herode bye yakola.

See the chapter Copy




Lukka 3:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements