Lukka 3:15 - Luganda Bible 200315 Awo abantu bonna ne batandika okulowooza mu mitima gyabwe nti Yowanne, oba oli awo ye Kristo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI15 Awo abantu bwe baali nga basuubira, era bonna nga balowooza mu mitima gyabwe nti oba oli awo Yokaana ye Kristo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya15 Abantu baali balindirira nga basuubira, era nga buli muntu yeebuuza obanga Yokaana ye Kristo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya15 Awo abantu bwe baali nga basuubira, era bonna nga balowooza ebigambo bya Yokaana mu mitima gyabwe oba nga mpozzi ye Kristo; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU15 Eggwanga lyali lirindirira na bonna nga beebuuza muli munda ku Yowanna nti: “Teyandiba Kristu?” See the chapterLuganda DC Bible 200315 Awo abantu bonna ne batandika okulowooza mu mitima gyabwe nti Yowanne, oba oli awo ye Kristo. See the chapter |