Online Bible

- Advertisements -




Lukka 3:1 - Luganda Bible 2003

1 Mu mwaka ogw'ekkumi n'etaano ogw'obufuzi bwa Kayisaari Tiberiyo, nga Pontiyo Pilaato ye afuga Buyudaaya, nga Herode ye afuga Galilaaya, nga muganda we Filipo ye afuga ekitundu eky'e Yituraya ne Trakoniti; nga Lisaniya ye afuga Abileene,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Awo mu mwaka ogw'ekkumi n'etaano (15) ogw'obufuzi bwa Kayisaali Tiberiyo, nga Pontiyo Piraato ye w'essaza ly'e Buyudaaya, ne Kerode bwe yali nga y'afuga e Ggaliraaya, ne Firipo muganda we bwe yali nga y'afuga Ituliya n'ensi ey'e Tirakoniti, ne Lusaniya bwe yali nga y'afuga Abireene;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Awo mu mwaka ogw’ekkumi n’ettaano ogw’okufuga kwa Kayisaali Tiberiyo, Pontiyo Piraato bwe yali nga ye gavana wa Buyudaaya, Kerode nga y’afuga Ggaliraaya, muganda we Firipo nga y’afuga Italiya ne Tirakoniti, ne Lusaniya nga y’afuga Abireene,

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Awo mu mwaka ogw'ekkumi n'etaano ku mirembe gya Tiberiyo Kayisaali, Pontiyo Piraato bwe yali nga ye wessaza ly'e Buyudaaya, ne Kerode bwe yali nga y'afuga e Ggaliraaya, ne Firipo muganda we bwe yali nga y'afuga Ituliya n'ensi ey'e Tirakoniti, ne Lusaniya bwe yali nga y'afuga Abireene;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

1 Awo mu mwaka ogw'ekkumi n'etaano ogw'obufuzi bwa Tiberiyo Kayisari, Ponsiyo Pilato nga ye wessaza ly'e Buyudaaya, Erode nga ye mufuzi atwala ekitundu ky'e Galilaaya, Filippo muganda we nga ye mufuzi atwala ekitundu ky'e Yitureya ne Turakoniti, Lisaniya nga ye mufuzi atwala ekitundu ky'e Abilene,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

1 Mu mwaka ogw'ekkumi n'etaano ogw'obufuzi bwa Kayisaari Tiberiyo, nga Pontiyo Pilaato ye afuga Buyudaaya, nga Herode ye afuga Galilaaya, nga muganda we Filipo ye afuga ekitundu eky'e Yituraya ne Trakoniti; nga Lisaniya ye afuga Abileene,

See the chapter Copy




Lukka 3:1

Follow us:

Advertisements


Advertisements