Lukka 2:48 - Luganda Bible 200348 Bazadde be bwe baamulaba, ne bawuniikirira. Nnyina n'amugamba nti: “Mwana wange, lwaki otukoze bw'oti? Kitaawo nange tubadde tukunoonya nga tweraliikirira.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI48 Awo bwe baamulaba ne basamaalirira: nnyina n'amugamba nti, “ Mwana wange, lwaki otukoze bw'otyo? laba, kitaawo nange twakunoonya nga tunakuwadde.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya48 Awo bazadde be bwe baamulaba ne beewuunya nnyo, nnyina n’amugamba nti, “Mwana waffe otukoze ki kino? Kitaawo nange tweraliikiridde nnyo nga tukunoonya!” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya48 Awo bwe baamulaba ne basamaalirira: nnyina n'amugamba nti Mwana wange, kiki ekitukozezza ggwe bw'otyo? laba, kitaawo nange twakunoonya nga tunakuwadde. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU48 Bwe baamulaba, ne bawuniikirira; nnyina n'amugamba nti: “Mwana wange, ekyatukoza otyo kiki? Kale laba kitaawo nange tubadde tukunoonya nga tuli beeraliikirivu.” See the chapterLuganda DC Bible 200348 Bazadde be bwe baamulaba, ne bawuniikirira. Nnyina n'amugamba nti: “Mwana wange, lwaki otukoze bw'oti? Kitaawo nange tubadde tukunoonya nga tweraliikirira.” See the chapter |