Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:44 - Luganda Bible 2003

44 Bwe baamala okutambula olugendo lwa lunaku lulamba, nga balowooza nti ali mu kibiina ky'abantu be baali batambula nabo, olwo ne bamunoonya mu baganda baabwe ne mu mikwano gyabwe.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

44 naye bwe baamala okutambula olugendo lwa lunaku lulamba, nga balowooza ng'ali mu kisinde kyabwe, olwo ne bamunoonya mu baganda baabwe ne mu mikwano gyabwe:

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

44 Kubanga baalowooza nti ali ne bannaabwe mu kibiina ekirala, ekiro ekyo bwe bataamulaba, ne bamunoonya mu kibiina omwali baganda baabwe ne mikwano gyabwe.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

44 naye bwe baalowooza ng'ali mu kisinde kyabwe, ne batambula olugendo lwa lunaku lumu, ne bamunoonya mu baganda baabwe ne mu mikwano gyabwe:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

44 Baalowoozanga nti bali naye mu kisinde; ne batambula olugendo lwa lunaku lulamba; ne bamumagamaga mu beŋŋanda ne mu bamanyi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

44 Bwe baamala okutambula olugendo lwa lunaku lulamba, nga balowooza nti ali mu kibiina ky'abantu be baali batambula nabo, olwo ne bamunoonya mu baganda baabwe ne mu mikwano gyabwe.

See the chapter Copy




Lukka 2:44

Follow us:

Advertisements


Advertisements