Lukka 2:43 - Luganda Bible 200343 Bwe baali baddayo ewaabwe, ng'ennaku ez'Embaga ziweddeko, omwana Yesu n'asigala mu Yerusaalemu, bazadde be nga tebategedde. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI43 awo bwe baali baddayo ewaabwe, ng'ennaku ez'Embaga ziweddeko, omwana oyo Yesu n'asigala mu Yerusaalemi, naye bakadde be ne batamanya: See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya43 Awo embaga ng’ewedde, ne bakyusa okuddayo ewaabwe, naye omulenzi Yesu n’asigala mu Yerusaalemi, naye bazadde be ne batakimanya. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya43 awo bwe baatuusa ennaku zaabwe, baali nga baddayo, omwana oyo Yesu n'asigala mu Yerusaalemi, ne bakadde be ne batamanya: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU43 Embaga enkulu bwe yaggwa, bwe baali baddayo, omwana Yezu n'asigala mu Yeruzaalemu; bakadde be ne batamanya. See the chapterLuganda DC Bible 200343 Bwe baali baddayo ewaabwe, ng'ennaku ez'Embaga ziweddeko, omwana Yesu n'asigala mu Yerusaalemu, bazadde be nga tebategedde. See the chapter |