Lukka 2:38 - Luganda Bible 200338 Awo n'atuuka mu kiseera ekyo kyennyini, n'atendereza Katonda. Era abo bonna abaali balindirira okununulwa kwa Yerusaalemu, n'ababuulira ebifa ku mwana ono. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI38 Oyo bwe yajja mu kiseera ekyo ne yeebaza Katonda, n'abuulira ebigambo bye eri bonna abaali balindirira okununulibwa kwa Yerusaalemi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya38 Awo Ana mu kiseera ekyo yali ayimiridde okumpi ne Maliyamu ne Yusufu, naye n’atandika okutendereza Katonda ng’amwogerako eri abo bonna abaali balindirira okununulibwa kwa Yerusaalemi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya38 Oyo bwe yajja mu kiseera ekyo ne yeebaza Katonda, n'abuulira ebigambo bye eri bonna abaali balindirira okununulibwa kwa Yerusaalemi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU38 Naye n'atuukira ddala mu kaseera ako kennyini, ne yeebaza Katonda, n'ayogera ku mwana oyo eri abantu bonna abaali basuubira okununulibwa kwa Yeruzaalemu. See the chapterLuganda DC Bible 200338 Awo n'atuuka mu kiseera ekyo kyennyini, n'atendereza Katonda. Era abo bonna abaali balindirira okununulwa kwa Yerusaalemu, n'ababuulira ebifa ku mwana ono. See the chapter |