Lukka 2:36 - Luganda Bible 200336 Era waaliwo omulanzi, omukazi erinnya lye Anna, muwala wa Fanuweli, ow'omu Kika kya Aseeri. Yali mukazi mukadde. Yafumbirwa nga muwala muto, n'amala emyaka musanvu mu bufumbo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI36 Awo waaliwo Ana, nnabbi omukazi, omuwala wa Fanweri, ow'omu kika kya Aseri era yali mukazi mukadde, yafumbirwa nga muwala muto, n'abeera ne bba emyaka musanvu, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya36 Waaliwo nnabbi omukazi, ayitibwa Ana, muwala wa Fanweri, ow’omu kika kya Aseri, era nga mukadde nnyo, eyafumbirwa nga muwala muto n’amala ne bba emyaka musanvu gyokka, bba n’afa, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya36 Awo waaliwo Ana, nnabbi omukazi, omuwala wa Fanweri, ow'omu kika kya Aseri (yali yaakamala emyaka mingi, yabeera ne bba emyaka musanvu okuva mu buto bwe, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU36 Era waaliwo ne Anna omulanzi omukazi, muwala wa Fanuweli, ow'omu kika kya Aseri; yali ayise mu myaka. Yamala ne bba emyaka musanvu okuva ku bubeererevu bwe, See the chapterLuganda DC Bible 200336 Era waaliwo omulanzi, omukazi erinnya lye Anna, muwala wa Fanuweli, ow'omu Kika kya Aseeri. Yali mukazi mukadde. Yafumbirwa nga muwala muto, n'amala emyaka musanvu mu bufumbo. See the chapter |