Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:34 - Luganda Bible 2003

34 Awo Simyoni n'abaagaliza emikisa, ate n'agamba Mariya, nnyina w'omwana nti: “Omwana ono ateekeddwawo, bangi mu Yisirayeli bagwe, ate bangi bayimuke. Era ajja kuba akabonero ke bajja okuwakanya,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

34 awo Simyoni n'abasabira omukisa, n'agamba Malyamu nnyina nti, “ Laba, ono ateekeddwawo bangi mu Isiraeri bagwenga n'abalala bayimirirenga, n'okuba akabonero akavumibwa;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

34 Awo Simyoni n’abasabira omukisa. N’alyoka n’agamba Maliyamu nti, “Omwana ono bangi mu Isirayiri tebagenda kumukkiriza, era alireetera bangi okugwa n’abalala ne bayimusibwa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

34 awo Simyoni n'abasabira omukisa, n'agamba Malyamu nnyina nti Laba, ono ateekeddwawo bangi mu Isiraeri bagwenga bayimirirenga, n'okuba akabonero akavumibwa;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

34 Simewoni n'abaagaliza omukisa; ate n'agamba Mariya nnyina nti: “Ono ateekeddwawo ku lw'okuzikirira ne ku lw'okuzuukira kw'abangi mu Yisirayeli; era aliba akabonero ke banaawakanyanga;

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

34 Awo Simyoni n'abaagaliza emikisa, ate n'agamba Mariya, nnyina w'omwana nti: “Omwana ono ateekeddwawo, bangi mu Yisirayeli bagwe, ate bangi bayimuke. Era ajja kuba akabonero ke bajja okuwakanya,

See the chapter Copy




Lukka 2:34

Follow us:

Advertisements


Advertisements