Online Bible

- Advertisements -




Lukka 2:23 - Luganda Bible 2003

23 nga bwe kyawandiikibwa mu tteeka lya Mukama nti: “Buli mwana ow'obulenzi omuggulanda, anaawongerwanga Mukama.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 nga bwe kyawandiikibwa mu mateeka ga Mukama nti, “ Buli kisajja ekiggulanda kinaayitibwanga kitukuvu eri Mukama.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 Kubanga mu mateeka ago, Katonda yalagira nti, “Omwana omubereberye bw’anaabanga omulenzi, anaaweebwangayo eri Mukama.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 (nga bwe kyawandiikibwa mu mateeka ga Mukama nti Buli kisajja ekiggulanda kinaayitibwanga kitukuvu eri Mukama),

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

23 nga bwe kyawandiikibwa mu tteeka ly'Omukama nti: “Buli kiggulanda ekisajja kinaayitibwanga kitukuvu eri Omukama,”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

23 nga bwe kyawandiikibwa mu tteeka lya Mukama nti: “Buli mwana ow'obulenzi omuggulanda, anaawongerwanga Mukama.”

See the chapter Copy




Lukka 2:23

Follow us:

Advertisements


Advertisements