Lukka 2:22 - Luganda Bible 200322 Awo Yosefu ne Mariya bwe baatuusa ennaku ez'okutukuzibwa kwabwe, eziragirwa mu Mateeka ga Musa, ne batwala omwana Yesu e Yerusaalemu okumwanjula eri Mukama, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI22 Awo ennaku ez'okulongooka kwabwe bwe zaatuuka ng'amateeka ga Musa bwe gali, ne batwala Yesu ne bamwambusa e Yerusaalemi, okumwanjulira Mukama See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya22 Awo ekiseera bwe kyatuuka Maliyamu okugenda mu Yeekaalu atukuzibwe, ng’amateeka ga Musa bwe galagira ne batwala Yesu e Yerusaalemi okumuwaayo eri Mukama. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya22 Awo ennaku bwe zaatuuka ez'okulongooka kwabwe ng'amateeka ga Musa bwe gali, ne bamutwala ne bamwambusa e Yerusaalemi, okumwanjulira Mukama See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU22 Ennaku ez'okutukuzibwa kwabwe bwe zaatuuka, nga bwe kiri mu tteeka lya Musa, ne bamutwala e Yeruzaalemu okumusingira Omukama, See the chapterLuganda DC Bible 200322 Awo Yosefu ne Mariya bwe baatuusa ennaku ez'okutukuzibwa kwabwe, eziragirwa mu Mateeka ga Musa, ne batwala omwana Yesu e Yerusaalemu okumwanjula eri Mukama, See the chapter |