Lukka 2:21 - Luganda Bible 200321 Awo ennaku omunaana bwe zaatuuka omwana okukomolebwa, n'atuumibwa erinnya Yesu, malayika lye yayita omwana ono nga tannaba mu lubuto. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 Awo ennaku omunaana bwe zaatuuka ez'okumukomoleramu, n'atuumibwa erinnya lye Yesu, liri eryayogerwa malayika nga tannaba kuba mu lubuto. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Olunaku olw’omunaana olw’okukomolerwako bwe lwatuuka, n’atuumibwa erinnya YESU, malayika lye yayogera nga Yesu tannaba kuba mu lubuto lwa nnyina. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 Awo ennaku omunaana bwe zaatuuka ez'okumukomoleramu, n'atuumibwa erinnya lye Yesu, liri eryayogerwa malayika nga tannaba kuba mu lubuto. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU21 Oluvannyuma lw'ennaku omunaana, bwe yatayirirwa, n'ayitibwa erinnya Yezu, malayika lye yamuwa nga tannaba kugwa mu lubuto. See the chapterLuganda DC Bible 200321 Awo ennaku omunaana bwe zaatuuka omwana okukomolebwa, n'atuumibwa erinnya Yesu, malayika lye yayita omwana ono nga tannaba mu lubuto. See the chapter |