Lukka 2:16 - Luganda Bible 200316 Ne bagendayo mangu, ne basanga Mariya ne Yosefu, n'omwana omuwere ng'azazikiddwa mu mmanvu ebisolo mwe biriira. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Ne bagenda mangu, ne balaba Malyamu ne Yusufu n'omwana omuwere ng'azazikiddwa mu kisibo. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Ne bayanguwa ne bagenda, ne balaba Maliyamu ne Yusufu, n’omwana omuwere ng’azazikiddwa mu lutiba lw’ente. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Ne bajja mangu, ne balaba Malyamu ne Yusufu n'omwana omuwere ng'azazikiddwa mu kisibo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Ne bagendayo bunnambiro, ne basanga Mariya ne Yozefu n'Omwana omuwere azazikiddwa mu mmanvu. See the chapterLuganda DC Bible 200316 Ne bagendayo mangu, ne basanga Mariya ne Yosefu, n'omwana omuwere ng'azazikiddwa mu mmanvu ebisolo mwe biriira. See the chapter |