Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:80 - Luganda Bible 2003

80 Omwana n'agenda ng'akula, era nga yeeyongera amaanyi mu mwoyo, n'abanga mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yeeraga abantu ba Yisirayeli.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

80 Omwana n'akula, n'ayongerwako amaanyi mu mwoyo, n'abeeranga mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yayolesebwa eri Isiraeri.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

80 Omwana n’akula n’ayongerwako amaanyi mu mwoyo, n’abeera mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yayolesebwa eri Isirayiri.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

80 Omwana n'akula, n'ayongerwako amaanyi mu mwoyo, n'abeera mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yayolesebwa eri Isiraeri.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

80 Omwana n'agenda ng'asuumuka, nga yeeyongera amaanyi mu mwoyo, n'abeeranga mu ddungu okutuusa olunaku lwe yeeyoleka Yisirayeli.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

80 Omwana n'agenda ng'akula, era nga yeeyongera amaanyi mu mwoyo, n'abanga mu malungu okutuusa ku lunaku lwe yeeraga abantu ba Yisirayeli.

See the chapter Copy




Lukka 1:80

Follow us:

Advertisements


Advertisements