Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:66 - Luganda Bible 2003

66 Bonna abaabiwulira, ne bibayingira mu mitima, ne bagamba nti: “Kale omwana ono aliba muntu wa ngeri ki?” Kubanga obuyinza bwa Mukama bwali naye nga bumuyamba.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

66 Ne bonna abaabiwulira ne babissa mu mitima gyabwe, ne bagamba nti, “ Kale omwana oyo aliba ki?” Kubanga omukono gwa Mukama gwali wamu naye.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

66 Buli eyawulira ebigambo ebyo n’abirowoozaako nnyo mu mutima gwe, ne yeebuuza nti, “Naye omwana ono bw’alikula aliba atya?” Kubanga awatali kubuusabuusa, omukono gwa Mukama gwali wamu naye.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

66 Ne bonna abaabiwulira ne babissa mu mitima gyabwe, ne bagamba nti Kale omwana oyo aliba ki? kubanga omukono gwa Mukama gwali wamu naye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

66 Bonna abaabiwulira, ne babirowoozalowooza mu mitima gyabwe nga bagamba nti: “Omwana ono aliba atya?” kubanga omukono gwa Katonda gwamuliko.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

66 Bonna abaabiwulira, ne bibayingira mu mitima, ne bagamba nti: “Kale omwana ono aliba muntu wa ngeri ki?” Kubanga obuyinza bwa Mukama bwali naye nga bumuyamba.

See the chapter Copy




Lukka 1:66

Follow us:

Advertisements


Advertisements