Lukka 1:48 - Luganda Bible 200348 kubanga akwatiddwa ekisa omuzaana we ataliiko bw'ali. Okuva kati, abantu ab'emirembe gyonna banampitanga wa mukisa, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI48 Kubanga alabye obunaku bw'omuzaana we: Kubanga, laba, okusooka leero abantu ab'emirembe gyonna banaampitanga aweereddwa omukisa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya48 Kubanga alabye obuwombeefu bw’omuweereza we. Kubanga laba, okuva kaakano, ab’emirembe gyonna banaampitanga eyaweebwa omukisa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya48 Kubanga alabye obunaku bw'omuzaana we: Kubanga, laba, okusooka leero ab'emirembe gyonna banampitanga aweereddwa omukisa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU48 Kubanga yatunuulira obutene bw'omuzaana we. Laba, n'okuva kati amazadde gonna ganampitanga wa mukisa. See the chapterLuganda DC Bible 200348 kubanga akwatiddwa ekisa omuzaana we ataliiko bw'ali. Okuva kati, abantu ab'emirembe gyonna banampitanga wa mukisa, See the chapter |