Lukka 1:39 - Luganda Bible 200339 Mu nnaku ezo, Mariya n'asituka, n'alaga mangu mu nsi ey'ensozi, mu kibuga ky'omu Buyudaaya, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI39 Awo mu nnaku ezo Malyamu n'asituka n'agenda mangu mu nsi ey'ensozi, mu kibuga kya Yuda; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya39 Awo mu biro ebyo, Maliyamu n’ayanguwa okugenda mu nsi ya Buyudaaya ey’ensozi, mu kibuga kyayo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya39 Awo mu nnaku ezo Malyamu n'ayimuka n'agenda mangu mu nsi ey'ensozi, mu kibuga kya Yuda; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU39 Mu nnaku ezo, Mariya n'asituka n'agenda bunnambiro mu nsi ey'ensozi, mu kibuga ky'omu Buyudaaya; See the chapterLuganda DC Bible 200339 Mu nnaku ezo, Mariya n'asituka, n'alaga mangu mu nsi ey'ensozi, mu kibuga ky'omu Buyudaaya, See the chapter |