Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:38 - Luganda Bible 2003

38 Awo Mariya n'agamba nti: “Nzuuno omuzaana wa Mukama; nzikirizza, kibe nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava w'ali, n'agenda.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

38 Malyamu n'agamba nti, “ Laba, nze ndi muzaana wa Mukama; kibe ku nze nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava gy'ali.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

38 Maliyamu n’addamu nti, “Nze ndi muweereza wa Mukama, kibe ku nze nga bw’ogambye.” Malayika n’ava w’ali, n’agenda.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

38 Malyamu n'agamba nti Laba, nze ndi muzaana wa Mukama; kibe ku nze nga bw'ogambye. Awo malayika n'ava gy'ali.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

38 Awo Mariya n'agamba nti: “Nzuuno Omuzaana w'Omukama, kinkolebwe nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava w'ali.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

38 Awo Mariya n'agamba nti: “Nzuuno omuzaana wa Mukama; nzikirizza, kibe nga bw'ogambye.” Awo malayika n'ava w'ali, n'agenda.

See the chapter Copy




Lukka 1:38

Follow us:

Advertisements


Advertisements