Lukka 1:36 - Luganda Bible 200336 Muganda wo Elisaabeeti, newaakubadde yayitibwanga mugumba, era nga mukadde, guno omwezi gwa mukaaga ng'ali lubuto. Era naye ajja kuzaala omwana wa bulenzi, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI36 Laba, Erisabesi muganda wo, era naye ali lubuto lwa mwana wa bulenzi mu bukadde bwe, guno gwe mwezi gwe ogw'omukaaga eyayitibwanga omugumba. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya36 Laba, muganda wo Erisabesi eyayitibwanga omugumba, kati ali lubuto lwa myezi mukaaga mu bukadde bwe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya36 Laba, Erisabesi muganda wo, era ye ali lubuto lwa mwana wa bulenzi mu bukadde bwe; guno gwe mwezi gwe ogw'omukaaga eyayitibwanga omugumba. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU36 Kale laba, Elizabeti muganda wo ali lubuto lwa mwana mulenzi, sso nga mukadde; era guno gwe mwezi ogwomukaaga ogw'oyo gwe baayitanga omugumba, See the chapterLuganda DC Bible 200336 Muganda wo Elisaabeeti, newaakubadde yayitibwanga mugumba, era nga mukadde, guno omwezi gwa mukaaga ng'ali lubuto. Era naye ajja kuzaala omwana wa bulenzi, See the chapter |