Lukka 1:35 - Luganda Bible 200335 Malayika n'amuddamu nti: “Mwoyo Mutuukirivu anajja ku ggwe, era amaanyi ga Katonda Atenkanika ganaaba naawe, n'olwekyo omwana alizaalibwa aliyitibwa Mutuukirivu, Mwana wa Katonda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI35 Ne malayika n'addamu n'amugamba nti, “Omwoyo Omutukuvu alikujjira, n'amaanyi g'Oyo Ali waggulu ennyo galikusiikiriza: era ekyo ekirizaalibwa kyekiriva kiyitibwa ekitukuvu, Omwana wa Katonda. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya35 Malayika n’amuddamu nti, “Mwoyo Mutukuvu alikukkako, n’amaanyi g’Oyo Ali Waggulu Ennyo galikubuutikira, n’omwana alizaalibwa aliba mutukuvu, Omwana wa Katonda. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya35 Ne malayika n'addamu n'amugamba nti Omwoyo Omutukuvu alikujjira, n'amaanyi g'Oyo Ali waggulu ennyo galikusiikiriza: era ekyo ekirizaalibwa kyekiriva kiyitibwa ekitukuvu, Omwana wa Katonda. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU35 Malayika n'amuddamu nti: “Mwoyo Mutuukirivu anajja ku ggwe, n'amaanyi g'Oli Ali Waggulu Ddala ganaakubikkirira. Omwana alizaalibwa kyaliva ayitibwa omutukuvu, Omwana wa Katonda. See the chapterLuganda DC Bible 200335 Malayika n'amuddamu nti: “Mwoyo Mutuukirivu anajja ku ggwe, era amaanyi ga Katonda Atenkanika ganaaba naawe, n'olwekyo omwana alizaalibwa aliyitibwa Mutuukirivu, Mwana wa Katonda. See the chapter |