Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:3 - Luganda Bible 2003

3 Nange bwe neetegerezza byonna okuva ku ntandikwa yaabyo, ndabye nti kirungi okubikuwandiikira nga bwe biddiriŋŋana.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

3 awo nange bwe nnaliraanyiza ddala byonna okuva ku lubereberye, ndabye nga kirungi okukuwandiikira ggwe Teefiro omulungi ennyo, byonna nga bwe byaliraana;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

3 Bwe ntyo bwe mmaze okukakasiza ddala buli kintu n’obwegendereza okuva ku by’olubereberye okutuukira ddala ku byasembayo, ne ndaba nga kirungi okukuwandiikira ggwe Teefiro ow’ekitiibwa ennyo, ndyoke mbikuwandiikire nga bwe byaliraanagana.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

3 awo bwe nnaliraanyiza ddala byonna okuva ku lubereberye, era nange nnalaba nga kirungi okukuwandiikira ggwe Teefiro omulungi ennyo, nga bwe byaliraana;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

3 nange nno, ayi Omutiibwa Tewofilo, oluvannyuma lw'okwekenneenya obulungi ebintu byonna nga nviira ddala ku ntandikwa, njagadde mbikuwandiikire nga mbisengese,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

3 Nange bwe neetegerezza byonna okuva ku ntandikwa yaabyo, ndabye nti kirungi okubikuwandiikira nga bwe biddiriŋŋana.

See the chapter Copy




Lukka 1:3

Follow us:

Advertisements


Advertisements