Lukka 1:29 - Luganda Bible 200329 Mariya ne yeeraliikirira nnyo olw'ebigambo ebyo, era ne yeebuuza mu mutima gwe kye bitegeeza. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI29 Naye Malyamu ne yeeraliikirira ekigambo ekyo, n'alowooza okulamusa okwo bwe kuli. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya29 Maliyamu n’atya, n’abulwa n’ekyokwogera, ng’okulamusa okwo kumutabudde, nga n’amakulu gaakwo tagategeera. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya29 Naye ye ne yeeraliikirira ekigambo ekyo, n'alowooza okulamusa okwo bwe kuli. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU29 Bwe yawulira, n'asoberwa nnyo olw'ebigambo ebyo, n'alowooza ennamusa eyo bw'ebadde. See the chapterLuganda DC Bible 200329 Mariya ne yeeraliikirira nnyo olw'ebigambo ebyo, era ne yeebuuza mu mutima gwe kye bitegeeza. See the chapter |