Lukka 1:28 - Luganda Bible 200328 Malayika bwe yatuuka w'ali, n'agamba nti: “Nkulamusa, ggwe aweereddwa omukisa; Mukama ali naawe!” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI28 Awo Malayika najja gyali, n'amugamba nti, “ Mirembe ggwe aweereddwa ennyo ekisa, Mukama ali naawe.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya28 Awo Gabulyeri n’alabikira Maliyamu n’amulamusa nti, “Mirembe! Ggwe aweereddwa omukisa! Mukama ali naawe!” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya28 Awo n'ayingira omumwe, n'agamba nti Mirembe ggwe aweereddwa ennyo ekisa, Mukama ali naawe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU28 Malayika bwe yayingira gy'ali, n'amugamba nti: “Mirembe, ggwe eyagirirwa ekisa, Omukama ali naawe.” See the chapterLuganda DC Bible 200328 Malayika bwe yatuuka w'ali, n'agamba nti: “Nkulamusa, ggwe aweereddwa omukisa; Mukama ali naawe!” See the chapter |