Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:25 - Luganda Bible 2003

25 “Mukama ye annyambye okuba bwe nti, n'ankwatirwa ekisa mu kiseera kino, n'anzigyako okuswala kwe mbadde nakwo mu bantu.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 “Bw'atyo Mukama bw'ankoze mu nnaku ze yantunuuliriramu n'anzijako ensonyi mu bantu.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 N’agamba nti, “Mukama nga wa kisa kingi, kubanga anziggyeeko ensonyi olw’obutaba na mwana.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Bw'atyo Mukama bw'ankoze mu nnaku ze yantunuuliriramu okunziyako ensonyi mu bantu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 “Omukama bw'ankoze ati mu nnaku ze yantekerako eriiso okunzigyako okuswala kwe mbadde nakwo mu bantu.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 “Mukama ye annyambye okuba bwe nti, n'ankwatirwa ekisa mu kiseera kino, n'anzigyako okuswala kwe mbadde nakwo mu bantu.”

See the chapter Copy




Lukka 1:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements