Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:22 - Luganda Bible 2003

22 Bwe yafuluma n'atasobola kwogera nabo, ne bamanya nti wabaddewo ekitali kya bulijjo ky'alabye mu Ssinzizo. Olw'obutasobola kwogera, n'abategeeza mu bubonero, n'asigala ng'azibye omumwa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Awo bwe yafuluma n'atayinza kwogera nabo: ne bategeera nti alabye okwolesebwa mu Yeekaalu: n'alwawo ng'abawenya n'omukono kubanga yali azibye omumwa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Oluvannyuma ennyo bwe yavaayo, yali tasobola kwogera nabo, ne bategeera nga mu Yeekaalu afuniddeyo okwolesebwa. N’asigala ng’azibye omumwa naye ng’abategeeza mu bubonero.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Awo bwe yafuluma n'atayinza kwogera nabo: ne bategeera nti alabye okwolesebwa mu yeekaalu: n'alwawo ng'abawenya n'omukono ng'akyasiruwadde.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Bwe yafuluma, n'alemwa okwogera gye bali; ne bategeera nga waliwo ekimulabikidde mu Kiggwa; n'aye yennyini yagezaako okukibategeeza mu bubonero, n'asigala atyo nga kasiru.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Bwe yafuluma n'atasobola kwogera nabo, ne bamanya nti wabaddewo ekitali kya bulijjo ky'alabye mu Ssinzizo. Olw'obutasobola kwogera, n'abategeeza mu bubonero, n'asigala ng'azibye omumwa.

See the chapter Copy




Lukka 1:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements