Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:20 - Luganda Bible 2003

20 Kale nno nga bw'otokkirizza bye nkutegeezezza, ebirituukirira ng'ekiseera kyabyo kituuse, ojja kuziba omumwa, obe nga tokyasobola kwogera, okutuusa ku lunaku bino lwe birituukirira.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

20 Kale, laba, olisirika era nga toyinza kwogera, okutuusa ku lunaku bye nkugambye lwe biribaawo, kubanga tokkirizza bigambo byange, ebirituukirizibwa mu ntuuko zaabyo.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

20 Naye olw’okuba nga tokkirizza bigambo byange, ojja kuziba omumwa, era togenda kuddamu kwogera okutuusa ng’ebintu ebyo bimaze okubaawo. Kubanga ebigambo byange byonna birimala kutuukirira mu kiseera kyabyo.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

20 Kale, laba, olisirika era nga toyinza kwogera, okutuusa ku lunaku lwe biribaawo ebyo, kubanga tokkirizza bigambo byange, ebirituukirizibwa mu ntuuko zaabyo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

20 Kale nno ojja kusirika nga tosobola kwogera, okutuusa ku lunaku ebyo lwe birituukirira, kubanga tokkirizza bigambo byange ebirituukirira mu budde bwabyo.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

20 Kale nno nga bw'otokkirizza bye nkutegeezezza, ebirituukirira ng'ekiseera kyabyo kituuse, ojja kuziba omumwa, obe nga tokyasobola kwogera, okutuusa ku lunaku bino lwe birituukirira.”

See the chapter Copy




Lukka 1:20

Follow us:

Advertisements


Advertisements