Lukka 1:2 - Luganda Bible 20032 Baawandiika ebyatubuulirwa abo abaabirabirako ddala okuva ku ntandikwa yaabyo, era abaakola omulimu ogw'okubunyisa Ekigambo kya Katonda. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 nga bwe baabitubuulira, abo abaasooka okuva ku lubereberye okuba abajulirwa era abaweereza b'ekigambo, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 ng’abo abaasooka edda bwe baabitubuulira, nga be baali abajulirwa era abaweereza b’Ekigambo okuviira ddala ku lubereberye. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 nga bwe baabitubuulira, abo abaasooka okuva ku lubereberye okuba abajulirwa era abaweereza b'ekigambo, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 nga bwe byatuweebwa abo okuva mu masooka abaabirabirako ddala era abaali abaweereza b'ekigambo, See the chapterLuganda DC Bible 20032 Baawandiika ebyatubuulirwa abo abaabirabirako ddala okuva ku ntandikwa yaabyo, era abaakola omulimu ogw'okubunyisa Ekigambo kya Katonda. See the chapter |