Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:19 - Luganda Bible 2003

19 Malayika n'amuddamu nti: “Nze Gabulyeli, ayimirira bulijjo mu maaso ga Katonda nga mmuweereza. Ntumiddwa okwogera naawe, n'okukutegeeza amawulire gano amalungi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Awo malayika n'addamu n'amugamba nti, “ Nze Gabulyeri, ayimirira mu maaso ga Katonda; era nnatumibwa okwogera naawe n'okukubuulira ebigambo ebyo ebirungi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Malayika n’amugamba nti, “Nze Gabulyeri ayimirira mu maaso ga Katonda, era y’antumye okwogera naawe n’okukuleetera amawulire gano.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Awo malayika n'addamu n'amugamba nti Nze Gabulyeri, ayimirira mu maaso ga Katonda; era nnatumibwa okwogera naawe n'okukubuulira ebigambo ebyo ebirungi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Malayika n'ayanukula nti: “Nze Gaburyeli, ayimirira mu maaso ga Katonda; nsindikiddwa njogere naawe, nkubuulire amawulire amalungi ago.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Malayika n'amuddamu nti: “Nze Gabulyeli, ayimirira bulijjo mu maaso ga Katonda nga mmuweereza. Ntumiddwa okwogera naawe, n'okukutegeeza amawulire gano amalungi.

See the chapter Copy




Lukka 1:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements