Lukka 1:18 - Luganda Bible 200318 Awo Zakariya n'agamba nti: “Kino nnaakikakasiza ku ki? Nze neekaddiyidde, ne mukyala wange naye akaddiye.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI18 Awo Zaakaliya n'agamba malayika nti, “ Nnaakimanya ntya ekyo? Kubanga nze ndi mukadde ne mukazi wange naye akaddiye.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya18 Zaakaliya n’agamba malayika nti, “Ekyo nnaakimanya ntya? Kubanga nze ndi mukadde, ne mukazi wange naye akaddiya nnyo.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya18 Awo Zaakaliya n'agamba malayika nti Nnaakimanya ntya ekyo? kubanga nze ndi mukadde ne mukazi wange akaddiye mu myaka gye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU18 Zakariya n'agamba malayika nti: “Ekyo nnaakitegeerera ku ki? Anti ndi mukadde, ne mukazi wange ayise mu myaka.” See the chapterLuganda DC Bible 200318 Awo Zakariya n'agamba nti: “Kino nnaakikakasiza ku ki? Nze neekaddiyidde, ne mukyala wange naye akaddiye.” See the chapter |