Online Bible

- Advertisements -

Lukka 1:15 - Luganda Bible 2003

15 kubanga aliba mukulu mu maaso ga Mukama. Talinywa mwenge gwa mizabbibu, newaakubadde ekitamiiza ekirala kyonna. Alijjuzibwa Mwoyo Mutuukirivu nga tannaba kuva mu lubuto lwa nnyina.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Kubanga aliba mukulu mu maaso ga Mukama, so talinywa mwenge newakubadde ekitamiiza; era alijjuzibwa Omwoyo Omutukuvu, okuva mu lubuto lwa nnyina.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Kubanga aliba mukulu mu maaso ga Katonda. Talinywa mwenge wadde ekitamiiza kyonna. Era alijjuzibwa Mwoyo Mutukuvu ng’akyali mu lubuto lwa nnyina.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Kubanga aliba mukulu mu maaso ga Mukama, so talinywa mwenge newakubadde ekitamiiza; era alijjuzibwa Omwoyo Omutukuvu, okuva mu lubuto lwa nnyina.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Kubanga aliba mukulu mu maaso g'Omukama; talinywa vviini, newandibadde buli ekitamiiza kyonna, era alijjuzibwa Mwoyo Mutuukirivu ng'akyali na mu lubuto lwa nnyina.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 kubanga aliba mukulu mu maaso ga Mukama. Talinywa mwenge gwa mizabbibu, newaakubadde ekitamiiza ekirala kyonna. Alijjuzibwa Mwoyo Mutuukirivu nga tannaba kuva mu lubuto lwa nnyina.

See the chapter Copy

Lukka 1:15

Follow us:

Advertisements

Advertisements