Online Bible

- Advertisements -




Lukka 1:13 - Luganda Bible 2003

13 Malayika n'amugamba nti: “Zakariya, leka kutya, kubanga Katonda awulidde okwegayirira kwo: mukazi wo Elisaabeeti alikuzaalira omwana wa bulenzi, n'omutuuma erinnya lye Yowanne.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Naye malayika n'amugamba nti, “ Totya, Zaakaliya; kubanga okwegayirira kwo kuwuliddwa, mukazi wo Erisabesi alikuzaalira omwana ow'obulenzi, olimutuuma erinnya Yokaana.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 Naye malayika n’amugamba nti, “Totya Zaakaliya! Kubanga okusaba kwo kuwuliddwa, era mukazi wo Erisabesi ajja kukuzaalira omwana wabulenzi. Olimutuuma erinnya Yokaana.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Naye malayika n'amugamba nti Totya, Zaakaliya; kubanga okwegayirira kwo kuwuliddwa, mukazi wo Erisabesi alikuzaalira omwana ow'obulenzi, olimutuuma erinnya Yokaana.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Malayika n'amugamba nti: “Zakariya, leka kutya, kubanga essaala zo ziwuliddwa, ne Elizabeti mukazi wo ajja kukuzaalira omwana ow'obulenzi n'omutuuma erinnya lye Yowanna.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Malayika n'amugamba nti: “Zakariya, leka kutya, kubanga Katonda awulidde okwegayirira kwo: mukazi wo Elisaabeeti alikuzaalira omwana wa bulenzi, n'omutuuma erinnya lye Yowanne.

See the chapter Copy




Lukka 1:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements