Koseya 2:8 - Luganda Bible 20038 Teyamanya nga nze namuwanga eŋŋaano n'omwenge n'omuzigo, era nga nze namuwanga ffeeza ne zaabu bye yawangayo mu kusinza Baali. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI8 Kubanga teyamanya nga nze n'amuwanga eŋŋaano n'omwenge n'amafuta, ne mmwongerako ffeeza ne zaabu bye yawangayo mu kusinza Baali. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya8 Tajjukira nga nze namuwanga eŋŋaano, ne wayini n’amafuta, era eyamuwa effeeza ne zaabu bye baakozesanga okuweerezanga Baali. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya8 Kubanga teyamanya nga nze namuwanga eŋŋaano n'omwenge n'amafuta, ne mmwongerako ffeeza ne zaabu bye baaweerezesa Baali. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU8 Kale nno ekkubo lye nzija kulisuulamu emisanvu egy'amaggwa, nzija kumwetoolooza olukomera abulweko w'ayita. See the chapterLuganda DC Bible 20038 Teyamanya nga nze namuwanga eŋŋaano n'omwenge n'omuzigo, era nga nze namuwanga ffeeza ne zaabu bye yawangayo mu kusinza Baali. See the chapter |