Online Bible

- Advertisements -




Koseya 2:7 - Luganda Bible 2003

7 Aligoberera baganzi be, naye talibatuukako. Alibanoonya, naye talibazuula. Olwo aligamba nti: “Nja kuddayo ewa baze eyasooka, kubanga luli nali bulungi okusinga bwe ndi kaakano.”

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

7 Era aligoberera baganzi be, naye talibatuukako; era alibanoonya, naye talibalaba; kale n'alyoka ayogera nti, ‘Nja kuddayo eri baze eyasooka; kubanga mu biro ebyo n'abeeranga bulungi okusinga kaakano.’

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

7 Aligezaako okugoberera baganzi be abakwate, naye talibatuukako, alibanoonya naye talibalaba. Oluvannyuma alyogera nti, “Naagenda eri bba wange eyasooka, kubanga mu biro ebyo nabanga bulungi okusinga bwe ndi kaakano.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

7 Era aligoberera baganzi be, naye talibatuukako; era alibanoonya, naye talibalaba; kale n'alyoka ayogera nti Naagenda ne nzirayo eri baze eyasooka; kubanga mu biro ebyo nabanga bulungi okusinga kaakano.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

7 Kuba nnyabwe yakola obwamalaaya, oyo eyabafuna mu lubuto yakola kya nsonyi. Yagamba nti: ‘Nzija kugenda eri baganzi bange, abampa kye endya ne kye nnywa, ebyoya byange eby'endiga n'engoye eza kitaani, omuzigo gwange n'ekyokunywa kyange.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

7 Aligoberera baganzi be, naye talibatuukako. Alibanoonya, naye talibazuula. Olwo aligamba nti: “Nja kuddayo ewa baze eyasooka, kubanga luli nali bulungi okusinga bwe ndi kaakano.”

See the chapter Copy




Koseya 2:7

Follow us:

Advertisements


Advertisements