Koseya 2:5 - Luganda Bible 20035 Nnyaabwe oyo omwenzi eyawemuka, yagamba nti: “Ndigenda eri baganzi bange abampa emmere n'amazzi, engoye ez'ebyoya by'endiga n'ez'enjaaye, omuzigo n'ebyokunywa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 Kubanga nnyaabwe yeefuula omwenzi; eyabazaala yawemuka, bwe yayogera nti,‘Ndigenda ne baganzi bange abampa emmere, n'amazzi, ebyoya by'endiga n'obugoogwa, amafuta n'eby'okunywa.’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 Nnyabwe yakola obwenzi, n’abazaalira mu buwemu. Yayogera nti, “Ndigenda eri baganzi bange abampa emmere n’amazzi, n’ebimbugumya n’ebyokwambala, n’amafuta n’ekyokunywa.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 Kubanga nnyaabwe yeefuula omwenzi: eyabazaala yawemuka: kubanga yayogera nti Ndigoberera baganzi bange abampa emmere yange n'amazzi gange, ebyoya byange n'obugoogwa bwange, amafuta gange n'ebyange ebyokunywa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Sikulwa nga mmwambula ne mmuleka bwereere nga bwe yazaalibwa; ndimufuula ng'eddungu, ndimufuula ng'ensi enkalu, ndimussa ennyonta. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Nnyaabwe oyo omwenzi eyawemuka, yagamba nti: “Ndigenda eri baganzi bange abampa emmere n'amazzi, engoye ez'ebyoya by'endiga n'ez'enjaaye, omuzigo n'ebyokunywa.” See the chapter |