Online Bible

- Advertisements -




Koseya 2:19 - Luganda Bible 2003

19 Ndikuwasa ggwe Yisirayeli, n'oba mukazi wange ennaku zonna. Ndikulokola ne mba mwenkanya gy'oli. Ndikulaga ekisa ne nkusaasira.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Era ndikwogereza obe wange ennaku zonna; weewaawo, ndikweyogerereza mu butuukirivu ne mu mazima, ne mu ku kusaasira.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Era ndikwogereza ennaku zonna, ndikwogereza mu butuukirivu, ne mu mazima, ne mu kwagala ne mu kusaasira.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 Era ndikwogerereza ennaku zonna; weewaawo, ndikwogereza mu butuukirivu ne mu musango ne mu kisa ne mu kusaasira.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Amannya ga Babaali nzija kugaggya ku mumwa gwe; era amannya gaabwe tegaliddamu kukoowoolwa nate.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Ndikuwasa ggwe Yisirayeli, n'oba mukazi wange ennaku zonna. Ndikulokola ne mba mwenkanya gy'oli. Ndikulaga ekisa ne nkusaasira.

See the chapter Copy




Koseya 2:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements