Koseya 2:11 - Luganda Bible 200311 Ndikomya ennaku ze enkulu n'embaga ze eza buli mwezi n'eza buli mwaka, n'okukuza Sabbaato n'enkuŋŋaana ze zonna ez'eddiini. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI11 Era ndikomya ebinyumu bye byonna, embaga ze, emyezi gye egyakaboneka, ne Ssabbiiti ze, n'okukuŋŋaana kwe okutukuvu kwonna. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya11 Ndikomya ebinyumu bye byonna, n’embaga ze eza buli mwaka, n’embaga ze ez’emyezi egyakaboneka, ne ssabbiiti ze, n’enkuŋŋaana ze zonna entukuvu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya11 Era ndikomya ebinyumu bye byonna, embaga ze, emyezi gye egyakaboneka, ne ssabbiiti ze, n'okukuŋŋaana kwe kwonna okutukuvu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU11 “Awo nno nzija kwedddiza eŋŋano yange ng'etuuse, n'evviini ensu obudde bwayo nga butuuse; nzija kuggyayo ebyoya by'endiga n'engoye za kitaani ebyange, ebibadde bibikka ku bwereere bwe. See the chapterLuganda DC Bible 200311 Ndikomya ennaku ze enkulu n'embaga ze eza buli mwezi n'eza buli mwaka, n'okukuza Sabbaato n'enkuŋŋaana ze zonna ez'eddiini. See the chapter |