Koseya 2:1 - Luganda Bible 20031 Kale mugambe baganda bammwe nti: “Bantu bange”, ne bannyinammwe nti: “Mbakwatirwa ekisa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 Mugambe baganda bammwe nti, “Ami,” era mugambe bannyinammwe nti, “Lukama.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 “Mwogere ku baganda bammwe nti, ‘bantu bange,’ mwogere ne ku bannyinammwe nti, ‘baagalwa bange.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Mugambe baganda bammwe nti Ami; era mugambe bannyammwe nti Lukama. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 “Kyokka abantu ba Yisirayeli mu bungi baliba ng'omusenyu gw'ennyanja, ogutalina kipimo, ogutagenda kubalibwa. Mu kifo we baagambirwanga nti: ‘Temuli bantu bange’, we balibagambira nti: ‘Baana ba Katonda omulamu.’ See the chapterLuganda DC Bible 20031 Kale mugambe baganda bammwe nti: “Bantu bange”, ne bannyinammwe nti: “Mbakwatirwa ekisa.” See the chapter |