Koseya 1:7 - Luganda Bible 20037 Naye ndikwatirwa ekisa ab'omu Buyudaaya. Nze Mukama Katonda waabwe, ndibawonya akabi, naye nga tewali kukozesa mutego gwa busaale na kitala, wadde embalaasi n'abazeebagadde; tewaliba lutalo.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI7 Naye ndikwatirwa ekisa ennyumba ya Yuda, era nze Mukama Katonda waabwe, ndibalokola ne mbawonnya; so siribalokola na mutego, newakubadde ekitala, newakubadde olutalo, newakubadde embalaasi newakubadde abazeebagadde.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya7 Naye ab’ennyumba ya Yuda ndibaagala, era ndibalokola, si na kasaale, newaakubadde ekitala, newaakubadde entalo, newaakubadde embalaasi newaakubadde abeebagala embalaasi, wabula nze kennyini Mukama Katonda waabwe nze ndibaagala era ne mbalokola.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya7 Naye ndikwatirwa ekisa ennyumba ya Yuda, era ndibalokola ne Mukama Katonda waabwe, so siribalokola na mutego newakubadde ekitala newakubadde olutalo newakubadde embalaasi newakubadde abazeebagadde. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU7 Naye ndiraga ekisa ennyumba ya Yuda; ndibalokola, naye si na musaale, oba na kitala, oba na lutalo, oba na mbalaasi yadde beebagazi, wabula na Mukama Katonda waabwe.” See the chapterLuganda DC Bible 20037 Naye ndikwatirwa ekisa ab'omu Buyudaaya. Nze Mukama Katonda waabwe, ndibawonya akabi, naye nga tewali kukozesa mutego gwa busaale na kitala, wadde embalaasi n'abazeebagadde; tewaliba lutalo.” See the chapter |