Online Bible

- Advertisements -




Kaggayi 2:9 - Luganda Bible 2003

9 Essinzizo eriggya liriba lya kitiibwa okusinga liri eryasooka, era mu lyo mwe ndiweera abantu bange ebirungi n'emirembe.’ ” Mukama Nnannyinimagye ye ayogedde.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 Ekitiibwa eky'ennyumba eno, eky'oluvannyuma kirisinga kiri ekyasooka, bw'ayogera Mukama w'eggye; era mu kifo kino mwe ndiweera okukulakulana, bw'ayogera Mukama w'eggye. ’ ”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 ‘Ekitiibwa eky’ennyumba eriwo kaakano, kirisinga ekitiibwa ky’eri eyasooka era mu kifo kino ndizzaawo emirembe,’ bw’ayogera Mukama ow’Eggye.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 Ekitiibwa eky'ennyumba eno eky'oluvannyuma kirisinga kiri ekyasooka, bw'ayogera Mukama w'eggye: era mu kifo kino mwe ndiwa emirembe, bw'ayogera Mukama w'eggye.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 Ekitiibwa eky'oluvannyuma eky'Ekiggwa kino kirikira wala ekyasooka, Omukama w'Amagye y'agamba. Mu kifo kino nzija kuweerangamu emirembe, Omukama w'Amagye y'agamba.’ ”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Essinzizo eriggya liriba lya kitiibwa okusinga liri eryasooka, era mu lyo mwe ndiweera abantu bange ebirungi n'emirembe.’ ” Mukama Nnannyinimagye ye ayogedde.

See the chapter Copy




Kaggayi 2:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements